Kingdom of Buganda National Anthem (Vocal) Ekitiibwa kya Buganda

3 years ago
50

Buganda is a subnational kingdom within Uganda. The kingdom of the Ganda people, Buganda is the largest of the traditional kingdoms in present-day Uganda.
Ekitiibwa kya Buganda (Luganda, Buganda's Pride) is the official anthem of the Kingdom of Buganda.

(LUGANDA LURICS)
Chorus:
Twesiimye nnyo, twesiimye nnyo
Olwa Buganda yaffe
Ekitiibwa kya Buganda kyava dda
Naffe tukikuumenga

Okuva edda n'edda eryo lyonna
Lino eggwanga Buganda
Nti lyamanyibwa nnyo eggwanga lyaffe
Okwetoloola ensi yonna

Abazira ennyo abatusooka
Baalwana nnyo mu ntalo
Ne balyagala nnyo eggwanga lyaffe
Naffe tulyagalenga

Ffe abaana ba leero ka tulwane
Okukuza Buganda
Nga tujjukira nnyo bajjajja baffe
Baafirira ensi yaffe

Nze naayimba ntya ne sitenda
Ssaabasajja Kabaka
Asaanira afuge Obuganda bwonna
Naffe nga tumwesiga

Katonda omulungi ow'ekisa
Otubeere Mukama
Otubundugguleko emikisa gyo era
Bbaffe omukuumenga

Loading 1 comment...